Luke 23:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
__ oyo gwe baali batadde mu kkomera olw'akajagalalo akaali kagudde mu kibuga n'olw'obutemu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Balaba ono yali asibiddwa lwa kukulembera kasasamalo mu kibuga, era n’olw’obutemu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Balaba oyo ye muntu gwe bassa mu kkomera olw'obujeemu obwali mu kibuga, n'olw'obussi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Barabba oyo yali asibiddwa mu kkomera olw'akajagalalo akaaliwo mu kibuga, n'olw'obutemu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ye muntu gwe bassa mu kkomera olw'obujeemu obwali mu kibuga, n'olw'obussi.