Luke 23:36 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'abaserikale nabo ne bamuduulira; ne basembera, ne bamuweereza enkaatu
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’abaserikale nabo ne bamuduulira ne bamuwa wayini omukaatuufu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abasserikale nabo ne bajja w'ali, ne bamuduulira, nga bamuwa omwenge omukaatuufu,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abaserikale nabo ne bajja w'ali, ne bamukudaalira nga bamuwa omwenge omukaatuufu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Basserikale nabo ne bamuduulira nga bajja w'ali, nga bamuwa omwenge omukaatuufu,