Luke 23:41 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ffe nno, era kale, kitusaanidde; anti tufunye ekigwanira ebikolwa byaffe; naye ono taliiko kabi ke yakola.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ffe tuvunaaniddwa bya nsonga, kubanga ebikolwa byaffe bitusaanyiza kino. Naye ono talina kisobyo kyonna ky’akoze.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era ffe twalangibwa nsonga; kubanga ebisaanidde bye twakola bye tusasulibbwa: naye ono takolanga kigambo kyonna ekitasaana.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ku ffe, ggwe nange, kituufu, kubanga twakola ebikolwa ebikitugwanyiza; kyokka ono talina kibi kye yakola.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era ffe twalangibwa nsonga; kubanga ebisaanidde bye twakola bye tusasulibbwa: naye ono takolanga kigambo ekitasaana.