Luke 23:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Pilato bwe yawulira ekyo, n'abuuza oba omuntu oyo Mugalilaaya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Piraato bwe yawulira ebyo kwe kubuuza nti, “Omuntu ono Mugaliraaya?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Piraato bwe yawulira ebyo, n'abuuza oba ng'omuntu oyo Mugaliraaya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Pilaato bwe yawulira ebyo, n'abuuza oba ng'omuntu oyo Mugalilaaya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Piraato bwe yawulira, n'abuuza oba ng'omuntu oyo Mugaliraaya.