Luke 24:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe baali bakyanyumya nga bwe beewuunaganya, Yezu yennyini n'asembera, n'atambula nabo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amangwago Yesu yennyini n’abeegattako n’atambula nabo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo olwatuuka baali nga banyumya era nga beebuuzaganya, Yesu yennyini n'abasemberera, n'atambula wamu nabo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo olwatuuka, nga banyumya era nga beebuuzaganya, ne Yesu yennyini n'abasemberera, n'atambula wamu nabo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olwatuuka baali nga banyumya nga beebuuzaganya, Yesu yennyini n'abasemberera, n'agenda wamu nabo.