Luke 24:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
omubiri gwe ne batagusangamu, ne bajja bagamba mbu bamalayika baabalabikidde ne babagamba nti mulamu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
naye omulambo gwe tebaagusanzeemu. Bwe baakomyewo baatugambye nti bayolesebbwa ba bamalayika abaabagambye nti mulamu!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
bwe bataasanzeyo mulambo gwe, ne bajja ne bagamba nti balabye okwolesebwa kwa bamalayika abagambye nti mulamu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
bwe batasanzeeyo mulambo gwe, ne bajja ne bagamba nti mulamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
bwe bataasanze mulambo gwe, ne bajja ne bagamba nti balabye okwolesebwa kwa bamalayika abagambye nti mulamu.