Luke 24:26 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kristu yali tateekeddwa okubonyaabonyezebwa ebyo alyoke ayingire mu kitiibwa kye?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tekyagwanira Kristo okubonaabona mu bintu byonna n’oluvannyuma alyoke ayingire mu kitiibwa kye?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
tekyagwanira Kristo okubonyaabonyezebwa ebyo byonna, alyoke ayingire mu kitiibwa kye?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kristo yali tateekwa kubonyaabonyezebwa ebyo byonna alyoke ayingire mu kitiibwa kye?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
tekyagwanira Kristo okubonyaabonyezebwa ebyo, alyoke ayingire mu kitiibwa kye?