Luke 24:33 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne basitukiramu mu kasera ako kennyini, ne baddayo e Yeruzaalemu. Ne basanga ekkumi n'omu n'abalala abaali nabo nga bakuŋŋaanye,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ne basituka mangu ne baddayo mu Yerusaalemi, ne basanga abayigirizwa ekkumi n’omu ne bannaabwe abalala nga bakuŋŋaanye,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne basituka mu kiseera ekyo ne baddayo e Yerusaalemi, ne basanga bali ekkumi n'omu (11), n'abo be baali nabo, nga bakuŋŋaanye
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne basituka mu kaseera ako kennyini, ne baddayo e Yerusaalemu, ne basanga abayigirizwa ekkumi n'omu n'abalala abaali nabo, nga bakuŋŋaanye,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne bayimuka mu kiseera ekyo ne bakomawo e Yerusaalemi, ne basanga ekkumi n'omu, n'abo be baali nabo, nga bakuŋŋaanye