Luke 24:34 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
nga bagamba nti: “Omukama azuukiridde ddala; alabikidde ne Simoni.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
nga bagamba nti, “Ddala Mukama waffe azuukidde! Alabikidde Peetero!”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
nga bagamba nti, “ Mazima Mukama waffe azuukidde era alabikidde Simooni.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
nga bagamba nti: “Ddala Mukama waffe azuukidde, alabikidde ne Simooni.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
nga bagamba nti Mazima Mukama waffe azuukidde era alabikidde Simooni.