Luke 24:36 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baali bakyayogera ebyo, Yezu yennyini n'abayimiriramu wakati, n'abagamba nti: “Emirembe gibeere ku mmwe.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo bwe baali bakyayogera ebyo Yesu n’ayimirira mu makkati gaabwe n’abalamusa nti, “Emirembe gibeere nammwe!”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo baali nga bakyayogera ebyo, Yesu yennyini n'ayimirira wakati waabwe, n'abagamba nti, “ Emirembe gibe nammwe.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo baali nga bakyayogera ebyo, Yesu yennyini n'ayimirira wakati waabwe n'agamba nti: “Emirembe gibe nammwe!”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo baali nga bakyayogera ebyo, ye yennyini n'ayimirira wakati waabwe, n'abagamba nti Emirembe gibe mu mmwe.