Luke 24:38 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'abagamba nti: “Mwesisiwalidde ki? N'ebirowoozo bizze bitya mu mitima gyammwe?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu n’ababuuza nti, “Lwaki mutidde bwe mutyo? Lwaki mubuusabuusa mu mitima gyammwe?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'abagamba nti, “ Ekibeeraliikiriza kiki? N'okubuusabuusa kujjira ki mu mitima gyammwe?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo n'abagamba nti: “Lwaki mweraliikiridde? Era lwaki okubuusabuusa kuno kuzze mu mitima gyammwe?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abagamba nti Ekibeeraliikiriza kiki? N'okubuusabuusa kujjira ki mu mitima gyammwe?