Luke 3:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye Erode omufuzi atwala ekitundu, oluvannyuma lw'okugambwako Yowanna olwa Erodiya muka muganda we, n'olw'ebibi byonna Erode bye yali akoze,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Yokaana bwe yanenya Kerode, omufuzi, olw’okutwala Kerodiya eyali muka muganda we, n’olw’ebibi ebirala Kerode bye yali akoze,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era Yokaana yanenya Kerode owessaza, olwa Kerodiya muka muganda we, n'olw'ebigambo ebibi byonna Kerode bye yakola.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era yanenya omufuzi Herode, olwa Herodiya muka muganda we, n'olw'ebibi ebirala byonna Herode bye yakola.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye Kerode owessaza, bwe yamunenya olwa Kerodiya muka muganda we, n'olw'ebigambo ebibi byonna Kerode bye yakola,