Luke 3:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anna ne Kayafa we baabeerera bakabona abakulu, ekigambo ky'Omukama ne kijjira Yowanna mutabani wa Zakariya mu ddungu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ana ne Kayaafa nga be Bakabona Abasinga Obukulu, Yokaana, mutabani wa Zaakaliya ng’ali mu ddungu, n’afuna obubaka obuva eri Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ne Ana ne Kayaafa bwe baali nga be bakabona abasinga obukulu, ekigambo kya Katonda ne kijjira Yokaana omwana wa Zaakaliya, mu ddungu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
nga Anna ne Kayaafa be bassaabakabona, Yowanne mutabani wa Zakariya yali mu ddungu, n'afuna ekigambo kya Katonda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne Ana ne Kayaafa bwe baali nga be bakabona abasinga obukulu, ekigambo kya Katonda ne kijjira Yokaana omwana wa Zaakaliya, mu ddungu.