Luke 3:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ku ebyo byonna yayongerako na kino, yaggalira Yowanna mu kkomera.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ate ku ebyo byonna Kerode n’ayongerako na kino: n’akwata Yokaana n’amuggalira mu kkomera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ate ku ebyo byonna Kerode n'ayongerako kino, n'akwata Yokaana n'amussa mu kkomera.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ate ku ebyo byonna, Herode n'ayongerako n'eky'okuggalira Yowanne mu kkomera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ate ku ebyo byonna n'ayongerako kino, n'akwata Yokaana n'amussa mu kkomera.