Luke 3:36 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
mutabani wa Kayinamu, mutabani wa Arupakusadi, mutabani wa Semu, mutabani wa Nowa, mutabani wa Lameki,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne Sera nga mwana wa Kayinaani, ne Kayinaani nga mwana wa Alupakusaadi, ne Alupakusaadi nga mwana wa Seemu, ne Seemu nga mwana wa Nuuwa, ne Nuuwa nga mwana wa Lameka,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
mwana wa Kayinaani, mwana wa Alupakusaadi, mwana wa Seemu, mwana wa Nuuwa, mwana wa Lameka,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Seela yali mutabani wa Kayinaani, Kayinaani mutabani wa Arupakusaadi, Arupakusaadi mutabani wa Seemu, Seemu mutabani wa Noowa, Noowa mutabani wa Lameka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
mwana wa Kayinaani, mwana wa Alupakusaadi, mwana wa Seemu, mwana wa Nuuwa, mwana wa Lameki;