Luke 4:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“ ‘Aliragira bamalayika be ku ggwe bakukuume;’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga kyawandiikibwa nti, “ ‘Katonda aliragira bamalayika be bakukuume.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
kubanga kyawandiikibwa nti, “Alikulagiririza bamalayika be bakukuumire ddala;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga kyawandiikibwa nti: ‘Katonda aliragira bamalayika be bakulabirire;’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kubanga kyawandiikibwa nti Alikulagiririza bamalayika be bakukuumire ddala;