Luke 4:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne bamukwasa ekitabo kya Yisaaya omulanzi, n'abikkula ekitabo, n'asanga ekifo awaawandiikibwa bino nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne bamuwa ekitabo kya nnabbi Isaaya, n’abikkula omuzingo gw’empapula n’alaba awagamba nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne bamuwa ekitabo kya nnabbi Isaaya, n'abikkula ekitabo, n'alaba ekitundu awaawandiikibwa nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne bamukwasa ekitabo kya Yisaaya omulanzi. Bwe yakibikkula, n'atuuka awawandiikiddwa nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne bamuwa ekitabo kya nnabbi Isaaya, n'abikkula ekitabo, n'alaba ekitundu awaawandiikibwa nti