Luke 4:27 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Era mu mirembe gya Elisa omulanzi abagenge baali bangi mu nsi ya Yisirayeli, sso tewali mu bo yalongoosebwa, wabula Naamani Omusiriya.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne mu biseera bya nnabbi Erisa waaliwo abagenge bangi mu Isirayiri, naye tewali n’omu ku bo eyalongoosebwa okuggyako Naamani Omusuuli.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era waaliwo abantu bangi abagenge mu Isiraeri mu biro bya Erisa nnabbi; tewali n'omu ku bo eyalongoosebwa, wabula Naamani yekka Omusuuli.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era mu mirembe gya Elisa omulanzi waaliwo abagenge bangi mu Yisirayeli, kyokka tewaali n'omu ku bo yawonyezebwa, wabula Naamani yekka Omusiriya.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era waaliwo abantu bangi abagenge mu Isiraeri mu biro bya Erisa nnabbi; tewali n'omu ku bo eyalongoosebwa, wabula Naamani yekka Omusuuli.