Luke 4:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yezu n'ayanukula nti: “Kyawandiikibwa nti: “ ‘Osinzanga Omukama Katonda wo, era yekka gw'oweerezanga.’ ”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Yesu n’addamu nti, “Kyawandiikibwa nti, ‘Osinzanga Mukama Katonda wo, era gw’oweerezanga yekka.’ ”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yesu n'addamu n'amugamba nti, “Kyawandiikibwa nti Osinzanga Mukama Katonda wo, era gw'oweerezanga yekka.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu n'amuddamu nti: “Kyawandiikibwa nti: ‘Osinzanga Mukama Katonda wo, era gw'oweerezanga yekka.’ ”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yesu n'addamu n'amugamba nti Kyawandiikibwa nti Osinzanga Mukama Katonda wo, gw'oweerezanga yekka.