Luke 5:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe baamala okugolomola amaato gaabwe ku ttale, ne baleka byonna, ne bamugoberera.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amaato gaabwe olwagoba ku lubalama ne baleka awo byonna ne bagenda naye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo bwe baagobya amaato gaabwe ettale, ne baleka byonna, ne bagenda naye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe baakomyawo amaato gaabwe ku lukalu, ne baleka byonna, ne bagenda ne Yesu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo bwe baagobya amaato gaabwe ettale, ne baleka byonna, ne bagenda naye.