Luke 5:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ye ne yeewungula n'alaga mu ddungu, ne yeegayirira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye bwe yasalangawo akabanga, ne yeeyawula n’alagako mu bifo eteri bantu, okusaba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Ye ne yeeyawula n'agenda mu malungu n'asaba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wabula emirundi egimu Yesu yavangawo, n'alaga mu bifo ebitaalimu bantu, n'asinza Katonda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ye ne yeeyawula n'agenda mu malungu n'asaba.