Luke 5:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'alaba amaato abiri nga gali ku nnyanja; abavubi baali bavuddemu nga banaaza obutimba bwabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’alengera amaato abiri ameereere nga gali kumpi n’olukalu, nga bannannyinigo abavubi, bagalese awo, nga bayoza obutimba bwabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'alaba amaato abiri nga gali ku nnyanja: naye abavubi baali bagavuddemu nga booza obutimba bwabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu n'alaba amaato abiri nga gali awo ku lubalama, ng'abavubi bagavuddemu era nga booza obutimba bwabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'alaba amaato abiri nga gali ku nnyanja: naye abavubi baali bagavuddemu nga bayoza emigonjo gyabwe.