Luke 5:28 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'aleka byonna, n'asituka n'amugoberera.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Leevi n’aleka awo byonna, n’asitukiramu n’amugoberera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'aleka byonna, n'asituka, n'ayita naye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Leevi n'asituka, n'aleka awo byonna, n'amugoberera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'aleka byonna, n'agolokoka, n'ayita naye.