Luke 5:31 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yezu n'ayanukula n'abagamba nti: “Abalamu si be beetaaga omusawo, wabula abalwadde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu n’abaanukula nti, “Abalwadde be beetaaga omusawo, so si abo abatali balwadde.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yesu n'addamu n'abagamba nti, “ Abalamu tebeetaaga musawo; wabula abalwadde.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu n'abaddamu nti: “Abalamu tebeetaaga musawo, wabula abalwadde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yesu n'addamu n'abagamba nti Abalamu tebeetaaga musawo; wabula abalwadde.