Luke 5:38 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Evviini ensu efukibwa mu nsawo mpya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye wayini omusu ateekebwa mu nsawo za maliba empya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye kigwana omwenge omusu okugufuka mu nsawo ez'amaliba empya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wabula omwenge ogw'emizabbibu omusu, gufukibwa mu nsawo zaagwo ez'amaliba empya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye kigwana omwenge omusu okugufuka mu nsawo ez'amaliba empya.