Luke 5:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe baakola ekyo, ne bakwasa ebyennyanja kafukunya, n'akatimba kaabwe nga kajula kuyulika.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo bwe baakola bwe batyo, obutimba bwabwe bwajjula ebyennyanja, ne butandika n’okukutuka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo bwe baakola bwe batyo, ne bakwasa ebyennyanja bingi nnyo nnyini; obutimba bwabwe ne bwagala okukutuka;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo bwe baabutega, ne bakwasa ebyennyanja bingi nnyo, era obutimba bwabwe ne buba kumpi okukutuka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo bwe baakola bwe batyo, ne bakwasa ebyennyanja bingi nnyo nnyini; emigonjo gyabwe ne gyagala okukutuka;