Luke 5:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti yali mu kusamaalirira, ye na bonna abaali naye, ku lw'ebyennyanja bye baali bakwasizza,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga obungi bw’ebyennyanja bye baakwasa bwa muwuniikirizza nnyo awamu ne banne bwe baavubanga,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga yawuniikirira ne bonna abaali naye olw'ebyennyanja ebingi bye baakwasa;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Peetero yayogera bw'atyo kubanga ye ne bonna be yali nabo, baali bakwatiddwa entiisa olw'obungi bw'ebyennyanja bye baakwasa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga yawuniikirira ne bonna abaali naye olw'ebyennyanja ebingi bye baakwasa;