Luke 6:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bo bali ne bajjula empiiga, ne beebuuzaganya kye banaakola Yezu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye ne bajjula obusungu, ne boogera bokka ne bokka kye banaakola Yesu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye ne bajjula obusungu, ne boogera bokka na bokka kye banaakola Yesu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye abalabe ba Yesu ne bajjula obusungu, ne beebuuzaganya kye banaakola Yesu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ne balaluka, ne boogera bokka na bokka bwe banaakola Yesu.