Luke 6:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu nnaku ezo, n'alaga ku lusozi okwegayirira, n'akeesa obudde ng'ali mu kwegayirira Katonda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo olwatuuka mu nnaku ezo, Yesu n’alinnya waggulu ku lusozi okusaba, n’asaba ekiro kyonna eri Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo olwatuuka mu nnaku ezo, Yesu n'avaayo n'agenda ku lusozi okusaba; n'akeesa obudde ng'asaba Katonda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo mu nnaku ezo, Yesu n'alaga ku lusozi okusinza Katonda, n'amala ekiro kyonna ng'asinza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olwatuuka mu nnaku ezo, n'avaayo n'agenda ku lusozi okusaba; n'akeesa obudde ng'asaba Katonda.