Luke 6:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Matayo ne Toma, Yakobo mutabani wa Alufayo ne Simoni ayitibwa Omutakabanyi;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne Matayo, ne Tomasi, ne Yakobo, omwana wa Alufaayo, ne Simooni, ow’omu kibiina ky’obufuzi eky’Abazerote,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ne Matayo ne Tomasi, ne Yakobo, omwana wa Alufaayo, ne Simooni eyayitibwa Zerote,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ne Matayo, ne Tomasi, ne Yakobo mutabani wa Alufaayo, ne Simooni ayitibwa Omulwanirizi w'eddembe ly'eggwanga lye,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne Matayo ne Tomasi, ne Yakobo, omwana wa Alufaayo, ne Simooni eyayitibwa Zerote,