Luke 6:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Mwesiimye, mmwe abalumwa enjala kaakano, kubanga mulikkuta. “Mwesiimye, mmwe abakaaba kaakano, kubanga muliseka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mulina omukisa abalumwa enjala kaakano, kubanga mulikkusibwa. Mulina omukisa abakaaba kaakano, kubanga muliseka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mulina omukisa abalumwa enjala kaakano; kubanga mulikkusibwa. Mulina omukisa, abakaaba kaakano; kubanga muliseka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Muli ba mukisa abalumwa enjala kaakano, kubanga mulikkusibwa. “Muli ba mukisa abakaaba kaakano, kubanga mulisanyuka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mulina omukisa abalumwa enjala kaakano; kubanga mulikkusibwa. Mulina omukisa, abakaaba kaakano; kubanga muliseka.