Luke 6:27 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Naye nze mbagamba mmwe abawuliriza: Mwagalenga abalabe bammwe; mukolerenga bulungi ababakyaye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Naye mmwe abampuliriza mbagamba nti: Mwagalenga abalabe bammwe, n’ababakyawa mubayisenga bulungi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Naye mbagamba mmwe abawulira nti: Mwagalenga abalabe bammwe, mukolenga bulungi ababakyawa,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Naye abampuliriza mbagamba nti: mwagalenga abalabe bammwe, mukolerenga bulungi ababakyawa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye mbagamba mmwe abawulira nti Mwagalenga abalabe bammwe, mukolenga bulungi ababakyawa,