Luke 6:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yezu n'abaanukula nti: “Temusomanga Dawudi kye yakola bwe yalumwa enjala, ye n'abaali naye:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu n’abaddamu nti, “Temusomanga ku Dawudi kye yakola, enjala bwe yamuluma n’abo be yali nabo?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yesu n'abaddamu n'agamba nti, “ Era kino temukisomangako, Dawudi kye yakola, bwe yalumwa enjala ye ne be yali nabo;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yesu n'abaddamu nti: “Temusomangako Dawudi kye yakola, ye ne be yali nabo bwe baalumwa enjala?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yesu n'abaddamu n'agamba nti Era kino temukisomangako, Dawudi kye yakola, bwe yalumwa enjala ye ne be yali nabo;