Luke 6:30 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Buli akusabanga, omuwanga; n'oli akututteko ebibyo, tobimusabanga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuntu yenna akusabanga omuwanga; era n’oyo akuggyangako ebintu byo tobimusabanga kubikuddizza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Buli akusabanga omuwanga; n'oyo akuggyangako ebintu byo tobimusabanga nate.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Buli abangako ky'akusaba omuwanga, n'oyo akuggyangako ebibyo, tomusabanga kubikuddiza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Buli akusabanga omuwanga; n'oyo akuggyangako ebintu byo tobimusabanga nate.