Luke 6:39 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Era n'abagerera olugero nti: “Kale, muzibe ayinza okukulembera muzibe munne? Bombi tebagwa mu bunnya?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yesu n’abagerera olugero luno nti, “Ddala ddala omuzibe w’amaaso ayinza okukulembera muzibe munne? Bombi tebajja kugwa mu kinnya?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era n'abagamba n'olugero, nti, “ Omuzibe w'amaaso ayinza okukulembera muzibe munne? Tebagwa bombi mu bunnya?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yesu n'abagerera olugero, nti: “Muzibe takulembera muzibe munne. Singa amukulembera, bombi bagwa mu bunnya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era n'abagamba n'olugero, nti Omuzibe w'amaaso ayinza okukulembera muzibe munne? tebagwa bombi mu bunnya?