Luke 6:46 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Lwaki mumpita Mukama, Mukama, sso ga temukola bye ŋŋamba?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Lwaki mumpita nti, ‘Mukama waffe, Mukama waffe,’ so nga bye mbagamba si bye mukola?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Era mumpitira ki Mukama wammwe, Mukama wammwe, so nga temukola bigambo bye njogera?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Lwaki mumpita nti: ‘Mukama waffe, Mukama waffe’, ate ne mutakola bye mbagamba?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era mumpitira ki Mukama wammwe, Mukama wammwe, so nga temukola bigambo bye njogera?