Luke 6:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Era n'abagamba nti: “Omwana w'Omuntu ye mukama wa Sabbaato.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’abagamba nti, “Omwana w’Omuntu, ye Mukama wa Ssabbiiti.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'abagamba nti, “ Omwana w'omuntu ye mukama wa ssabbiiti.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yesu n'agamba Abafarisaayo nti: “Omwana w'Omuntu alina obuyinza okusalawo ekisaanye okukolebwa ku Sabbaato.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abagamba nti Omwana w'omuntu ye mukama wa ssabbiiti.