Luke 7:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omufu, n'atuula, n'atandika okwogera. Ye n'amuddiza nnyina.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Eyali afudde n’atuula era n’atandika okwogera. Yesu n’amuddiza nnyina.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oyo eyali afudde n'agolokoka, n'atuula n'atandika okwogera. N'amuwa nnyina.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Eyali afudde n'atuula, n'atandika okwogera. Yesu n'amuddiza nnyina.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oyo eyali afudde n'agolokoka, n'atuula n'atanula okwogera. N'amuwa nnyina.