Luke 7:42 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe baalemwa okusasula, bombi n'abasonyiwa. Kale ani anaasinga okumwagala?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye ku bombi nga tekuliiko asobola kusasula bbanja lye. Eyali ababanja kwe kubasonyiwa. Kale, ku bombi aluwa alisinga okumwagala?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo bwe baali nga tebalina kya kumusasula n'abasonyiwa bombi. Kale ku abo alisinga okumwagala aluwa?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe baalemwa okusasula, bombi n'abasonyiwa. Kale ani ku bo anaasinga okumwagala?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo bwe baali nga tebalina kya kumusasula n'abasonyiwa bombi. Kale ku abo alisinga okumwagala aluwa?