Luke 7:43 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Simoni n'addamu nti: “Ndowooza ng'oli gwe yasonyiwa ezisinga.” Yezu n'amugamba nti: “Osaze bulungi.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Simooni n’addamu nti, “Ndowooza oyo gwe yasonyiwa ebbanja erisingako obunene.” Yesu n’amugamba nti, “Olamudde bulungi.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Simooni n'addamu n'agamba nti, “Ndowooza oyo gwe yasinga okusonyiwa ennyingi.” N'amugamba nti, “ Osaze bulungi.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Simooni n'addamu nti: “Ndowooza nti oyo gwe yasonyiwa ebbanja erisinga obunene.” Yesu n'amugamba nti: “Osaze bulungi.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Simooni n'addamu n'agamba nti Ndowooza oyo gwe yasinga okusonyiwa ennyingi: N'amugamba nti Osaze bulungi.