Luke 8:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mwekkaanye engeri gye muwuliramu. Kubanga alina alyongerwako; ate buli atalina, ne ky'alowooza nti akirina kirimuggyibwako.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Noolwekyo mwegendereze nga muwuliriza, kubanga oyo alina alyongerwako; naye oyo atalina, n’ekyo ky’alowooza nti alina kigenda kumuggyibwako.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale mwekuumenga bwe muwulira; kubanga buli alina aliweebwa; era buli atalina n'ekyo ky'alowooza nti ali nakyo kirimuggibwako.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Kale nno muwulirize n'obwegendereza: buli alina aliweebwa; ate buli atalina, n'ekyo ky'alowooza okuba nakyo, kirimuggyibwako.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale mwekuumenga bwe muwulira; kubanga buli alina, aliweebwa; era buli atalina n'ekyo ky'alowooza nti ali nakyo kirimuggibwako.