Luke 8:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne bamutumira nti: “Nnyoko ne baganda bo bayimiridde wano ebweru baagala okukulabako.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne wabaawo amubuulira nti, “Nnyoko ne baganda bo obwedda bayimiridde wabweru, baagala kukulabako.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne bamubuulira nti, “ Nnyoko ne baganda bo bayimiridde ebweru baagala okukulaba.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo abantu abamu ne bamugamba nti: “Nnyoko ne baganda bo bali wabweru, baagala okukulaba.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abuulirwa nti Nnyoko ne baganda bo bayimiridde ebweru baagala okukulaba.