Luke 8:31 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne gimwegayirira aleme kugiragira kugenda mu nnyanga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Baddayimooni ne beegayirira Yesu aleme okubagobera mu bunnya obutakoma.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Badayimooni ne bamwegayirira aleme okubalagira okumuvaako okugenda mu bunnya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo ne gyegayirira Yesu aleme kugiragira kugenda magombe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne bamwegayirira aleme okubalagira okuvaako okugenda mu bunnya.