Luke 8:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo ebibiina binene ne bikuŋŋaana, abantu ne bava mu bibuga n'ebibuga ne bajja w'ali, n'ayogera mu ngero nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ekibiina kinene bwe kyali kikuŋŋaana, nga n’abantu abava mu buli kibuga bajja eri Yesu, Yesu n’abagerera olugero luno nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ekibiina ekinene bwe kyakuŋŋaanira awali Yesu, awamu n'abaavanga mu buli kibuga bwe bajja w'ali, n'agera olugero nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo abantu bangi nnyo ne bakuŋŋaanira awali Yesu, nga bava mu buli kibuga, n'abagamba mu lugero nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ekibiina ekinene bwe kyakuŋŋaana n'abaavanga mu buli kibuga bwe bajja w'ali, n'agera olugero nti