Luke 8:46 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yezu n'agamba nti: “Waliwo ankomyeko, kubanga mpulidde ng'amaanyi ganvaamu.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Yesu n’addamu nti, “Waliwo ankutteko kubanga mpulidde ng’amaanyi ganvaamu.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Yesu n'agamba nti, “Omuntu ankomyeko: kubanga mpulidde ng'amaanyi ganvuddemu.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyokka Yesu n'agamba nti: “Waliwo ankutteko, kubanga mpulidde ng'obuyinza bwange obuwonya bukoze.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Yesu n'agamba nti Omuntu ankomyeko: kubanga mpulidde ng'amaanyi ganvuddemu.