Luke 8:48 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo Yezu n'amugamba nti: “Muwala, okukkiriza kwo kukuwonyezza; genda mirembe.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu n’agamba omukazi nti, “Muwala wange, okukkiriza kwo kukuwonyezza. Genda mirembe.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yesu n'amugamba nti, “ Mwana wange, okukkiriza kwo kukuwonyezza; genda mirembe.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu n'amugamba nti: “Muwala, owonye olw'okukkiriza kwo. Genda mirembe.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'amugamba nti Mwana wange, okukkiriza kwo kukuwonyezza; genda mirembe.