Luke 8:55 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omwoyo gwe ne gumuddamu, amangu ago n'agolokoka. N'alagira okumuwa ekyokulya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amangwago n’aba mulamu, n’asituka n’ayimirira. Yesu n’abalagira bamuwe ekyokulya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omwoyo gwe ne gukomawo n'ayimirira amangwago. N'alagira okumuwa eky'okulya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo omwana n'alamuka, era n'ayimirira amangwago. Yesu n'alagira nti: “Mumuwe emmere alye.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omwoyo gwe ne gukomawo n'ayimirira amangu ago. N'alagira okumuwa eky'okulya.