Luke 9:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'abatuma okuyigiriza obwakabaka bwa Katonda n'okuwonya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’abawa obuyinza n’abatuma bagende bategeeze abantu ebigambo by’obwakabaka bwa Katonda era bawonye n’abalwadde.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'abatuma okubuulira ku bwakabaka bwa Katonda, n'okuwonya abalwadde.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'abatuma bagende bategeeze abantu ebifa ku Bwakabaka bwa Katonda, era bawonye abalwadde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abatuma okubuulira obwakabaka bwa Katonda, n'okuwonya abalwadde.