Luke 9:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye ye n'abakuutira, n'abalagira ekyo obutakibuulirako muntu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yesu n’abakuutira, ng’abalagira obutakitegeezaako muntu yenna,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yesu n'abakuutira nga abalagira baleme okubuulirako muntu n'omu ekigambo ekyo;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yesu n'abakuutira nnyo ekyo obutakibuulirako muntu n'omu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye n'abakuutira n'abalagira baleme okubuulirako omuntu ekigambo ekyo;