Luke 9:30 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo ne walabikawo abasajja babiri nga boogera naye; baali Musa ne Eliya;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo abantu babiri ne balabika nga banyumya ne Yesu, omu yali Musa n’omulala Eriya,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale, laba, abantu babiri ne boogera naye, abo baali Musa ne Eriya;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo abasajja babiri, Musa ne Eliya, ne balabika nga boogera naye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale, laba, abantu babiri ne boogera naye, abo baali Musa ne Eriya;